13/08/2021
Musibye mutyano bakama baffe bana Buyamba kooki
Omubaka waffe olunaku lwaleero otongoza olugudo olugata Byazittire ku Lunamunyu nebyalo ebiliranyewo lweyabakoledde, era abadde ne wamu nabakulembeze abalala nga batongoza oluguudo luno.
Oluguddo luno lusangibwa mu lwamaggwa Town council nabasaba okulukozesa obulungi.
30/07/2021
Mbalamusiza nnyo bana Buyamba kooki mwena bakama bange,olunaku olwaleero tukwataganye nekitongole ekibunyisa amasanyalaze ekya REA ( Rural Electrification Agency)mubyalo okulaba ebitundu ebyasigalira nga tebifunye masanyalaze,tusokedde mugombolola ye lwamaggwa era bagenda kulambula ebitundu byona ebikola Buyamba kooki ebitafuna nga bwebapiima tulabe bwebiyinza okufuna amasanyalaze
Mwebale nnyo mukama abankumire
20/05/2021
Tulina ensonga Okwebaza Katonda.
MUBAKA MUJJUVU.
@
20/05/2021
Omubaka waffe bwati bwalabise nga yetegekera okukuba ebirayiro bye leero okukakasibwa mu lwatu nga Omubaka
19/05/2021
Councillor after taking her Oath
18/05/2021
Cheers
After party, (chill out) after the swearing in event.