: Okulima kati mulimu oguviiramu ddala ssente. Abalina ettaka mu byalo temulyetundako. Ssente zijja kukufaako ate nga n'ettaka ligenze. - Hajji Jamil Ssebalu awabudde.
Hajj Jamil Ssebalu
PUBLIC FIGURE
: Gwe lima emmwaanyi , abali mu kukayaana, banagenda okubivaamu nga ggwe ozirina.
Abantu bagaggawalidde mu kyalo, tewesiba mu kibuga wotafuna kantu. Hajji Jamil Ssebalu akuwabula.
Hajji Jamil Ssebalu akuwabula ku byobusubuuzi. Tandika n'ekitono kyolina ojja kukikulakulanya mpola nga owa 2K bw'awa obujulizi. Ssente teziva mu ggulu nezigwa.
: Hajji Jamil Ssebalu mu kanyomero k'ebyobusubuuzi akuwabula obutagattika bya bufuzi ne Bizinensi. Enkya gyali ku Namasuba College of Commerce okuwabula abamwebuuzaako.
: Abaana mubategese mutya mu luwummula muno?Hajji Jamil Ssebalu akuwabula okubayigiriza emirimu baleme kubeera ku Tv kyokka mpozzi n'okulya.
04/11/2024
Enkuba efukumuse neyonoona amakubo gonna ebidduka bitubidde , abantu okutotobala. kibadde kiralamukko mu Kampala n'ebitundu ebiriraanyeewo. Ani avunaanyizibwa ku myala egitatambuza mazzi negalegama?
: Lekera awo okwekwaasakwaasa, Situka okole. Hajji Jamil Ssebalu akuwabula. Hajji aberayo ku Namasuba College Of Commerce okuddamu ebibuuzo byo byonna. Gendayo akuwabule.
: Omuntu asobola okuva mu kibuga n'akolera ebbali ate era n'akola bulungi n'afuna. Kkekkereza ssente, kendeeza enfulumya ofube okwongeza ennyingiza olwo ojja kuwangaaza ku ssente.
: Obudde bwofuba obukozese bulungi .Bera n'ebiruubirirwa ng'okola. Hajji Jamilssebalu akuwabula k nkulakulana.
: Waiwo bizinensi ezisala bwotegendereza, ssinga essomero lisigala nga libanja omuyizi mu lusoma olusembayo olwa senoir 3 omuyizi bwebamutwala ewalala osobola okugendayo okubanja? Olwo ziba zifiiriddeyo anti nejalaze tebeetaga report okumuwa ekifo.
: Okuyombagana ennyo mu maka ssi kirungi. Obwerufu mu maka kikulu nnyo. Abafumbo muyambagane mu bizinensi.
Hajji abeerako mu kyenkya buli Mande ppaka Friday.
Of Commerce lye ttendekero eribangula abantu mu bizinensi.
ne Hajji Jamil Ssebalu. Kiki ekibatundisa ettaka lyemwaasikira? Awabudde abavubuka n'ab'enganda abalowooleza mu kwejjako ettaka. Ettaka bugagga fuba kufuna ky'olimirako.
Click here to claim your Sponsored Listing.
Location
Category
Contact the business
Telephone
Address
NAMASUBA
Kampala
